Bipya Ki Ebiri ku JW.ORG

2024-05-01

OMUNAALA GW'OMUKUUMI

Kiki Ekisobola Okukuyamba Okwawulawo Ekituufu n’Ekikyamu?

Yiga okusalawo mu ngeri enaakuyamba okuba n’ebiseera eby’omu maaso ebirungi, awamu n’ab’omu maka go.

2024-04-19

KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO

Yesu Ajja Kumalawo Obumenyi bw’Amateeka

Tuyinza tutya okulaga nti tusiima ebyo byonna Yesu by’atukoledde n’ebyo by’ajja okutukolera?

2024-04-19

BEERA BULINDAALA!

Okulwanagana Kulikoma Ddi?—Kiki Bayibuli ky’Egamba?

Mu kiseera ekitali kya wala entalo zonna zijja kukoma. Bayibuli eraga engeri ekyo gye kijja okubaawo.

2024-04-17

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Sigala Bulindaala ng’Onyiikira Okwesomesa

2024-04-17

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Ebiyinza Okukuyamba Okumanyiira Ekibiina Ekipya

Abakristaayo bangi basobodde okumanyiira okuweerereza mu kibiina ekipya. Biki ebibayambye? Lowooza ku misingi ena egisobola okukuyamba.

2024-04-17

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi​​—⁠Jjulaayi 2024

“Omukazi” ayogerwako mu Isaaya 60:1 y’ani, ‘ayimuka’ atya era ‘ayaka atya’?

2024-04-16

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Jjulaayi 2024

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Ssebutemba 9–​Okitobba 6, 2024.

2024-04-15

ENNYIMBA ENDALA

Emirembe egy’Olubeerera

Emirembe egiva eri Yakuwa giba gya lubeerera.

2024-04-15

ENNYIMBA ENDALA

“Amawulire Amalungi”! (Oluyimba lw’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2024)

Okuviira ddala mu kyasa ekyasooka, abantu babadde bakola omulimu ogusingayo obukulu ogw’okulangirira amawulire amalungi; Yesu kennyini y’awoma omutwe mu mulimu ogwo era bamalayika kinnoomu baguwagira.