Ebyafaayo bya Bayibuli
Engeri Bayibuli Gye Yatutuukako
Tuli bakakafu nti ebyo ebiri mu Bayibuli leero by’ebyo byennyini ebyali mu biwandiiko bya Bayibuli ebyasooka.
Abantu Tebaasobola Kusaanyaawo Bayibuli
Bannabyabufuzi n’abakulembeze b’amadiini baagezaako okuziyiza abantu okuba ne Bayibuli, okuzibunyisa, oba okuzivvuunula. Naye balemereddwa.
Tukakasa tutya nti Bayibuli Ntuufu?
Bwe kiba nti Bayibuli kigambo kya Katonda, tewali kitabo kirala kye tuyinza kugigeraageranyaako.
Ebiri mu Bayibuli Byakyusibwamuko?
Okuva bwe kiri nti Bayibuli kitabo kya dda nnyo, tuyinza tutya okuba abakakafu nti teyakyusibwamu?
Abantu Tebaasobola Kukyusa Bubaka Obuli mu Bayibuli
Abantu abamu bagezezzaako okukyusa obubaka obuli mu Bayibuli. Lwaki tebaasobola kubukyusa?