OMUNAALA GW'OMUKUUMI Ddesemba 2014 | Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda

Muli owulira nga tolina nkolagana ya ku lusegere ne Katonda era nti takufaako? Olowooza kisoboka abantu okuba mikwano gya Katonda?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Olina Enkolagana ey’Oku Lusegere ne Katonda?

Abantu bukadde na bukadde bakakafu nti Katonda abatwala nga mikwano gye.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Omanyi Erinnya lya Katonda era Olikozesa?

Katonda ayagala tumanye erinnya lye era agamba nti: “Erinnya lyange [nze] Yakuwa.”

OMUTWE OGULI KUNGULU

Owuliziganya ne Katonda?

Twogera ne Katonda okuyitira mu kusaba, naye tuyinza tutya okumuwuliriza?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Okola Katonda by’Ayagala?

Okugondera Katonda kikulu, naye waliwo ebirala by’olina okukola okusobola okuba mukwano gwe.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Obulamu Obusingayo Okuba obw’Essanyu

Waliwo ebintu bisatu ebisobola okukuyamba okubeera mukwano gwa Katonda.

Timgad—Ekibuga Ekyazikirizibwa Kivumbulwa

Abaruumi ab’edda baakozesa obukodyo obw’enjawulo okukkakkanya bannansi b’omu Mambuka ga Afirika.

ABASOMI BAFFE BABUUZA

Kituufu Okukuza Ssekukkulu?

Ensibuko ya ssekukkulu eyinza okukwewuunyisa.

“Omuntu Omutegeevu Alwawo Okusunguwala”

Ebyo ebyaliwo mu bulamu bwa Kabaka Dawudi owa Isiraeri, bisobola okukuyamba okufuga obusungu nga waliwo akunyiizizza.

Wandyewoze Ssente?

Amagezi agali mu Bayibuli gasobola okukuyamba okusalawo obulungi.

Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino

Oyinza otya okuyigiriza omwana wo Bayibuli n’omutuuka ku mutima?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Ddala Katonda Maanyi Bwanyi?

Bayibuli egamba nti Katonda yakozesa amaanyi ge amangi ennyo okutonda ebintu byonna, naye ddala atufaako?