Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Yosiya ng’ayuza ekyambalo kye oluvannyuma lw’okuwuliriza ng’ekitabo ky’Amateeka ga Yakuwa kisomebwa mu ddoboozi eriwulikika

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Oganyulwa mu Bujjuvu mu Kigambo kya Katonda

Oganyulwa mu Bujjuvu mu Kigambo kya Katonda

Yosiya yawuliriza n’obwegendereza ng’Ekigambo kya Katonda kisomebwa (2By 34:18, 19; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Yafuba okutegeera amakulu g’ebyo bye yawulira (2By 34:21; it-1-E lup. 1157 ¶4)

Yakolera ku ebyo bye yayiga (2By 34:33; w09 6/15 lup. 10 ¶20)

WEEBUUZE, ‘Nyanguwa okukolera ku ebyo bye njiga mu Kigambo kya Katonda?’