Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Kkiriza Yakuwa Akukozese

Kkiriza Yakuwa Akukozese

[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Ezera.]

Yakuwa yaleetera Kabaka Kuulo okuta Abayisirayiri (Ezr 1:1-3; w22.03 lup. 14 ¶1)

Yakuwa yaleetera abantu be okuddamu okuzimba yeekaalu (Ezr 1:5; w17.10 lup. 26 ¶2)

Bw’okkiriza okukozesebwa Yakuwa, Yakuwa asobola okukukozesa mu ngeri yonna gy’aba ayagadde okutuukiriza ekigendererwa kye.